Munsi buli muntu alina omuntu Oyo gweyeegomba era nga omuntu Oyo akola kinenne mu bulamu bwoyo aba omututte okuba ekyokulabirako.
Nze okuva lwe natandika okuwuliriza ppulogulaamu zo wafuuka omubumbirano mu bulamu bwange era bulijjo nkwesiimisa nnyo mu buli kyotusaako engalo. Era nfuba okukola ebyo ebinyimusa nnange nsobole okutasa nnyaffe Buganda.
Awangaale nnyo omuteregga.
Ayi katonda kuuma Beene.